Select Page

Media Forums Uganda Today and what is happening in Uganda Uganda Paparazzi is coming near you soon Reply To: Uganda Paparazzi is coming near you soon

#128
Free Uganda
Keymaster

ABAWALA n’abavubuka abaakwatiddwa poliisi mu kifo ekisanyukirwamu e Salaama nga bali bukunya bazina ekimansulo, basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi n’abasiba emyezi mukaaga.Baasomeddwa omusango ogw’okwolesa obweerere bwabwe mu lujjudde n’abawa ekibonerezo kyakusibibwa emyezi mukaaga oba buli omu okusasula 200,000/= eza buliwo. Bonna zaabalemeredde ne basindikibwa mu kkomera.Kati kyembuza lwaki oyolesa obwereere bwo nga tosobola,nnakufuna 200,000?

Uganda